Obwakabaka busaasidde Omutaka Kayita n’ab’enju ye, olw’okufiirwa omutabani ate munnabyamizannyo, Joseph Kanaaba.
Katikkiro Charles Peter Mayiga asinzidde mu kusabira omugenzi e Bweya naasaba abantu okukomya okutitiibya abantu abataliimu nsa, nga babasembeza mu bifo eby’okumwanjo ku mikolo.
Leave a Reply