Abantu 120 mu gwanga lya Pakistan bafudde ebbugumu mu Cind Province, era nga ekimu ku bireese kino bbula lya masannyalaze.
Kino kifaananye ekyakabaawo ku muliraano e Buyindi abantu 1700 baafa era mu mbeera y’emu mu mwezi oguwedde.
120 bafudde ebbugumu
