2 bafiiriddewo mbulaga mu kabenje – Luuka

Akabenje kasse 2 mu Disitulikiti y’e Luwuka .

Bano batomeddwa mmotoka nga babadde Ku Bodaboda . Kuliko Kiwala Rose abadde asoma  P.3 mu Muguluka PS. ne Franko Omugoba wa piki ate ye Irene Namuyomba abadde nabo ku piki awonyeewo wabula abuuseewo n’ebisago. Bino Bibadde ku kyalo Kyanvuma ekisangibwa mu Disitulikiti y’e  Luuka .

Wabula yo emmotoka ebatomedde teyimiridde. Kitalo!

Leave a Reply