227 e Kasese bakyuuse nebadda mu NRM

Omumyuuka wa Ssentebe w’ekibiina kya National Resistance Movement – NRM ow’ebugwanjuba Dr. Chris Baryomunsi, era nga ye Minister of ICT and National Guidance, avuddeyo nategeeza nga bwayanirizza abantu 227 nga basala eddiiro okuva mu bibiina eby’enjawulo okwegatta ku NRM mu Disitulikiti y’e Kasese nga yemu ku Disitulikiti ezimanyiddwa ennyo nga eziwagira oludda oluvuganya Gavumenti.

Leave a Reply