4 bateeberezebwa okufiira mu kabenje – Matugga

Abantu bana bateeberezebwa okuba nga bafiiridde mu kabenje akagudde e Matugga ku Mabanda ku luguudo olugenda e Luwero.

Abeerabiddeko n’agaabwe nga akabenje kagwa bagamba nti omugoba wa mmotoka Toyota Elf ebadde ku misinde  egya yiriyiri nga eva Kampala okudda e Luwero emulemeredde ku kaserengeeto n’etomera abantu babiri n’eyinyirira ne Bodaboda ebaddeko abantu abalala babiri.

Emirambo Police egitutte mu ddwaliro e Mulago gyongere okwekebejjebwa. Kitalo.

Leave a Reply