Police egombyemu obwala abantu mukaaga mu tawuni Kkanso y’e Nansana nga bano ateeberezebwa okuba nga baliko kyebamanyi ku kuttibwa kw’abawala abana abali wakati w’emyaka 25.
Asan Kasingye Omwogezi w’ekitongole ekya Police agamba nti Police esobodde okuzuula ebikwata ku muwala omu naye ekyatubidde n’emirambo emirala esatu.