Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Aba ADF bakola ensombi y’amaanyi okulumba Gen. Katumba. Okuva lwebagezaako okumutta, abaduumizi ba ADF 5 batiddwa. Waliwo obunafu mu Uganda Police Force,Kawukuumi yali yayingira mu Poliisi nga bakolagana nabazzi b’emisango, okwesuulirayo ogwa nnagamba, ne tekinologiya okubeera omutono byalemesanga nga okulwanyisa obumenyi bw’amateeka.”