Gen @mkainerugaba; Eri aba ADF. “Mulabye kiki kyetusobola (the joint UPDF/FARDC forces) okukola. Ekikwekweto Shujaa kijja kugenda mu maaso okutuusa nga mukomezza obutujju bwammwe. Bangi ku bakulembeze bammwe badduse dda mu nsiko nebabalekerera, mweweyo, tujja kubaaniriza.”