Abagoba ba Bodaboda mu Kampala bawakanya ne ssekuwakanya yenna eby’ekitongole ky’ebyemisolo (URA) okubaggyako emitwalo kkumi (100.000) .
Abangi ku bagoba ba zi Bodaboda betusanze ku nguudo za Kampala Luboggola Simba beeyogeddeko nabo bagamba bawaanya ne ssekuwakanya yenna eky’okusasula ensimbi zino .