Aba Little Sisters of St Francis of Assisi bajaguza emyaka 100

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Mathias Mpuuga Nsamba atuuse ku Little Sisters of St Francis of Assisi congregation e Nkokonjeru, mu Disitulikiti y’e Buikwe okubaawo ku mukolo gwaba Little Sisters ogutongoza ebikujjuko byokuweza emyaka 100 mu Yuganda.

Leave a Reply