Munnakibiina kya National Unity Platform Kavuma Jamushid Twaha n’abantu abalala 3 baguddwako omusango gwokwasa endabirwamu yemabega yemotoka ekika kya Drone nnamba UBG 160X ngeno ya Cpl Kambale Nelson.
Wabula Ssaabawandiisi wa NUP David Lewis Rubongoya agamba nti Kavuma Jamushid be banne emotoka gyebabavunaana okwonoona gyebabawambiramu.