Aba NUP bayambala ebyambalo bya JATT nebakuba banaabwe – Minisita Balaam

Minisita Omubeezi avunaanyizibwa ku nsonga z’abaana n’Abavubuka Balaam Barugahara agamba nti Bannakibiina kya National Unity Platform n’abawagizi bayambala ebyambalo bya Joint Anti-Terrorist Task Force (JATT) nebakola efujjo mu kulonda kwa Kawempe North.
Ono agamba nti okukwatibwa kwa Elias Nalukoola nga yakamala okwewandiisa kwagendereramu kumutaasa ku bawagizi ba NUP bagamba nti baali betegese okumutuusaako obulabe.
Leave a Reply