ENTEGEKE ZAABWE TWAZITEGEDDE;
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Babadde bateekateeka okulemesa okulayira kwa Pulezidenti. Tebasobola. Bateekateeka ebintu bingi omuli n’okwagala okutta banaabwe ab’oludda oluvuganya bagamba nti Gavumenti yekikoze.”