Abalunzi b’ente abasuubirwa okuba aba Ballo bazinzeeko ebitundu bya Pokor Olam mu Disitulikiti y’e Pader. Abatuuze basazeewo okusingako ekitebe kya Disitulikiti nga baagala babanyonyole engeri gyebagenda okugoba abantu bano okuva ku ttaka lyabwe kuba ensolo zaabwe zibaliire ebirime byabwe.