Ekitongole kya Poliisi ekikwasisa empisa ekya Police’s Professional Standards Unit (PSU) kyavuddeyo nekikwata abasirikale basatu ku bigambibwa nti babbye ekizibiti kya $4700 (nga zibalirirwa ng’obukadde 17 muza Yuganda) nga zino Michael Dean Omoit.
Abakwatiddwa kuliko; Commander wa Kireka Police Station ASP Nicholas Muyonjo, Sgt. Joshua Jagule ne Sgt. William Kawooya. Bano bakuumirwa ku Kira Division police headquarters, Kira Municipality, mu Disitulikiti y’e Wakiso.
Aba Poliisi ebezibise ekizibiti bubakeeredde
