Abaana basatu batutte Maama waabwe ku Police lwa kumuvunaana kukolera bwenzi mu nju ya kitaabwe eyafa emyaka ebiri.
Abaana bano bagamba nti bamaze ebbanga nga ba wulira nti nnyabwe aleeta abasajja mu nju ya kitaabwe, naye leero baabadde be beebase nga bawulira omusajja eyefulukuta, kwe kukwata nnyabwe N’omusajja Ono ne ba batwala ku Police.
Bino nno byonna bibadde mu bitundu by,’e Ntebe mu Ggombolola ye Katabi.