Abaana bwebava ku masomero temubakiriza kubasemberera – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Bajajja abaana bwebakomawo okuva ku masomero mulekewo akabanga nabo. Abaana temubateeka mu kifo ekifunda, mubeere nabo wabweru era mufube okulaba nti waliwo empewo etambula obulungi gyebali so ssi gyoli.”

Leave a Reply