Ababadde n’emmundu enjigirire e Jinja bakwatiddwa

Agava e Iganga galaga nti abasajja abakubiddwa ebifaananyi nga bambadde T-shirt za National Resistance Movement – NRM nga bakutte ebyefaananyiriza emmundu bakwatiddwa Uganda Police Force wamu n’omubbazi okuva mu Disitulikiti y’e Jinja agambibwa okubajja emmundu zino.
Leave a Reply