President Museveni avuddeyo nategeeza ababaka ba Palamenti abakabondo ka NRM nti ababaka abatulugunyizibwa oluvannyuma lw’effujjo eryali mu Arua mbu bagezaako okukuba abamaggye abaali babakwata nga berabidde nti bali batendeke.
Bino yabyogedde bweyabadde annyonyola biki ebyaliwo mu Arua.