Sipiika wa Parliament of Uganda Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga akirizza Ababaka abamazeeko enaku 14 eza ‘quarantine’ nga tebalina kirwadde kya #COVID-19 okudda bateese olunaku olwaleero. Ababaka bano kuliko James Kakooza ne Robert Ssekitooleko. Sipiika era asabye Attorney General okusaawo akakiiko ka Prerogative of Mercy okusobola okukendeeza ku mujjuzo mu makomera.
Ababaka abamazeeko enaku 14 musobola okudda ku mirimu – Sipiika
