Akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Parliament of Uganda, Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Owek. Mathias Mpuuga Nsamba ne banne bwebava mu kitundu kye Masaka bayise olukungaana lwa Bannamawulire okwogera ku b’ebijjambiya abatemula abantu buli lukya.