Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP okuli Ssegiriinya Muhammad aka Mr Updates ne Allan Ssewanyana batwaliddwa mu Kkooti okubasomera emisango egyabaguddwako Uganda Police Force okuli ogwobuttemu wamu n’okugezaako okutta omuntu. https://youtu.be/UglxZouQEbk
Bya Maggie Kayondo