Ababaka ba Palamenti ab’oludda oluvuganya Gavumenti bekandazze nebava mu Palamenti nga balaga obutali bumativu bwabwe olw’ababaka banaabwe Bannakibiina kya National Unity Platform Allan ssewanyana ne Muhammad Ssegiriinya aka Mr Updates abazzeemu okukwatibwa nga ate babadde bayimbuddwa Kkooti.
Bya David