Ababbi b’ebisolo mu Kampala

Obubbi bw’ebisolo n’enkoko bweyongedde okusaasaanira n’emiriraano nga Wakiso, Mukono ne Mpigi.

Luke owoyesigire ayogerera Poliisi mu Kampala n’emiriraano agamba nti obubbi bano basinga kutwala mbuzi na nte.

Agamba nti waliwo takisi eyakwatiddwa nga mulimu enkoko ezisova mu 300 eziteeberezebwa okuba enzibe.

Leave a Reply