Ababundabunda beyongedde e Bunangana

Okusinziira ku kitongole kya Uganda Red Cross Society embeera bweti bweri ku nsalo ya Yuganda ne DRC e Bunagana nga abanoonyi b’obubuddamu bakyakubye enkambi yaabwe ku Ssomero lya Bunagana Primary School nga bwebalindirira okukyuusibwa batwalibwe mu kifo ekirala.

Leave a Reply