Abadde alingiza muka mulirwana we atimpuddwa

Waliwo omusajja e Kayunga atategeerekese mannya ge akubiddwa mulirwana we katono akkirire e kalannamo oluvannyuma lw’okumugwako lubona ng’alingiza mukazi we mu kinaabiro bw’abadde anaaba.

Omusasi waffe Kato Vincent e Kayunga atutegeezezza nti bino bibadde mu kibuga ky’e Kayunga enkya ya leero.

Leave a Reply