Abadduse mu maka gaabwe e Ntoroko basobeddwa eka ne mu kibira

Abamu ku bantu abadduse mu maka gaabwe mu Gombola y’e Bweramule, mu Disitulikiti y’e Ntoroko olunaku lw’eggulo oluvannyuma lwabayekera ba ADF okulumba ekitundu kyabwe balabiddwako nga basiraanidde ku ssomero lya Karugutu Primary School nga bagamba tebalina ssente zantambula zibazza mu maka gaabwe gyebavudde oluvannyuma lw’embeera okudda mu nteeko.

Leave a Reply