Ssaabasumba atwala essaza lya Luweero, Paul Ssemwogerere agamba nti abakatoliki tebakyettanira bufumbo bwa kikatoliki gattako n’emirimu emirala egikwata ku diini yaabwe.
Ssaabasumba era avumiridde ebibinja ebigunjiddwawo bannabyabufuzi ebiyinza okutaataaganya eddembe ly’abantu.
Ssemwogerere bino yabyogeredde ku kigo kye Natyole.