Waliwo ekibinja ky’Abavubuka nga 15 abakwatiddwa Uganda Police Force mu Kampala bano nga bagamba nti balwanirira butonde bwa Nsi nga begattira mu “Students Against Eacop Uganda” Movement, nga babadde bekalakaasa nga bawakanya East African Crude Oil Pipeline (Eacop) mu maaso ga Palamenti.
Bya Kamali James