Abakkulisitu batandise ekisiibo.

Abagoberezi ba Yezu bakedde kweyiwa mu masinzizo okusobola okusiigibwa evvu ku lunaku luno olwa Vvu oluyitibwa Ash Wednesday. Mibyafaayo by’enzikiriza eno luno lwe lunaku ekisiibo lwekitandika era kimalira ddala ennaku 40, nga kimaliriza na mazuukira ga Yezu Kulisitu.

Amasinzizo g’abakkulisitu ag’enjawulo mu ggwanga gakedde kubooga enkya ya leero era ekisiibo kitandise.

Leave a Reply