Pulezidenti Museveni alabudde abakozi ba Gavumenti abalya enguzi nti balye kamanye kubanga anakwatibwako akaduukulu kamulinze.
Okulabula kuno yakukoledde Ku mikolo gy’okukuza olunaku lw’abakozi akawungeezi ka ggyo egyayindidde e Kamuge ku ssaza mu ggombola y’e Kamuge ekisangibwa mu Disitulikiti y’e Pallisa .
Omukulembeze w’eggwanga ayongeddeko n’ategeeza nti enjala ani amuwadde akatebe eyeeriisa enkuuli mu ggwanga eva ku bali b’enguzi, abatamiivu n’ababbi.
Agamba nti abali b’enguzi be balabe bennyini eri emirimu gy’abavubuka !