abakozi ba makerere mubeere n’empisa – Nawangwe

Amyuka Ssenkulu wa Makerere University Prof. Barnabas Nawangwe alabudde abakozi ku Ssettendekero ono okwegendereza ku neyisa yaabwe etyoboola ekitiibwa kya Makerere.
Agasseeko nti abo abaagobwa Ssetendekero omwezi oguwedde bakusasula ssente zebaafuna ebbanga lyebamala nga basasulwa naye nga tebakolera Ttendekero.

Leave a Reply