Abakulembeze muyambe ku bantu okuva mu bwavu – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nategeeza nti ebiseera bingi ajjukiza Abakulembeze nti obwavu bulina kulwanyisibwa nakusomesa bantu ku ngeri gyebayinza okugaggawalamu. Ayongeddeko nti abamu bamulinda kuva Kampala, so nga bebali okumpi ennyo n’abantu. Agamba nti emikisa gyokugaggawala wegiri mingi nnyo era balina okukozesa omukisa ogwo bulungi nnyo.

“I have always reminded leaders that poverty should be combated by teaching the people how to make wealth. Some of you wait for me to come from Kampala, yet you are closer to the people. Opportunities for obugaiga (prosperity) are here—take advantage of them.” – President Museveni
#ffemmwemmweffe

Leave a Reply