Abakungu okuva mu State House baagala obuwumbi 12 okudaabiriza State House y’e Entebe

Abakungu okuva mu maka g’omukulembeze w’eggwanga nga bakulembeddwamu Hon. Peter Ogwang olunaku olwaleero balabiseeko mu Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku nsonga za Pulezidenti aka Committee on Presidential Affairs nga baagala babaweeyo obuwumbi 12 nga buno bwakuddaabiriza State House Entebe wamu ne State Lodges 23 okwetoloola eggwanga lyonna.

Leave a Reply