Okulayiza Abalamuzi ssaako n’abawandiisi ba Kkooti y’eddaala erisooka mu Ggwanga gugenda maaso ku kitebe ky’Essiga eddamuzi mu Kampala nga gukulembeddwamu Ssaabalamuzi, Alphonse Owiny-Dollo.
Abalamuzi 86, ab’amyuka ba bawandiisi ba kkooti 5 n’omuwandiisi omujjuvu 1 bebagenda okulayira olwaleero.