Abalimi babafootola kyebava bagaana okuguza factory ebibala – Hon. Mwine Mpaka

Hon Mwine Mpaka; “Akakiiko kaategeezebwa nti ensawo y’emiccungwa ezitowa kiro 120 bagigula ku mulimi wakati wa 15,000/= – 20,000/= nga tebagipimye. Ensawo yeemu baddamu nebagiguza ekkolero ku mitwalo 7. Akakiiko kakizuula nti okugula ebibala ku balimi nga tebabipimye kubeera kubabba era yandiba yensonga lwaki abalimi abamu basazeewo okusanyaawo ennimiro zaabwe ate bbo abalala bazirese ebibala biggwa wansi nebivunda buvunzi.”

Leave a Reply