Wabaluseewo obweeralikirivu mu disitulikiti ey’e Buikwe mu gombolola y’e Ssi abantu abatanaba kutegeerekeka bwebatandise omuzze ogw’okuwa ente za bannaabwe obutwa.
Kino kiddiridde ente eziwerako okutondoka mu bbanga lya sabiiti satu ezaakayita ng’obulwadde obuzitta bweebumu