Omuwendo gwabalwadde ba #COVID-19 mu Yuganda gweyongedde nga kati baweze 203 oluvannyuma lwa ba Ddereeva 43 okusangibwa n’obulwadde buno. Bano kuliko Bannayuganda 15 nga bakeberebwa ku nsalo y’e Elegu, 9 Bannakenya, 4 kuva Eritrea, Mutukula 5 Bannansi ba Tanzania, 1 wa Burundi, Malaba 5 Bannakenya, 2Bannayuganda, 1 wa Burundi, 1 tamanyiddwa wa gyava.