Minisitule y’ebyobulam evuddeyo netegeeza nga aabntu abalala 40 bwebazuuliddwa n’obulwadde bwa Ssenyiga omukambwe owa #COVID-19. Kati abakakwatibwa #COVID19UG mu Yuganda baweze 457.
Ba Ddereeva 31 okuva mu nsi ez’omuliraano abasangiddwa n’obulwadde buno baziddwa okwaboobwe.