Abantu 11 bebazuuliddwa ne COVID-19

Ministry of Health- Uganda evuddeyo nefulumya ebyavudde mukukebera ssenyinga omukambwe lumiimamawuggwe oga COVID-19 nga 12 April 2022 nga ziraga nti abantu 11 babazuuliddwa n’obulwadde buno nga kati abakakeberebwa mu Ggwanga lyonna nebasangibwa n’obulwadde buno bali 164,035.  Disitulikiti okuli; Kampala (6), Mbale (3), Luwero (1), Amuru (1)
Leave a Reply