Eddwaliro ly’e Mulago lisiibudde abantu abalala 4 nga bano bakyuusiddwa ensigo nga bano babadde ku mutendera ogusembayo ogwobulwadde bwensigo. Kati abantu baweze 5 abakakyuusibwa ensigo mu Ddwaliro e Mulago. Executive Director Dr. Rosemary Byanyima yalangiridde kino.