Akakiiko akavunaanyizibwa ku by’okulonda mu Ggwanga aka Electoral Commission Uganda kavuddeyo nekategeeza nga bwekamaze okusunsulamu emikono gy’abantu 4 abegwanyiza ekifo ky’obwa Pulezidenti nga bano kuliko Yoweri Kaguta Museveni NRM, Mwesigye Fred (Independent), Tumukunde Henry Kakurugu (Independent) ne Kalembe Nancy Linda (Independent).
Akawayiro 10(b) aka Presidential Elections Act kagamba nti oyo yenna ayagala okwesimbawo ajja kusembebwa abalonzi 100 nga bewandiisa okuva mu Disitulikiti lwakiri kyenda mu munaana (98) bwebitundu bibiri ku bisatu ebya Disitulikiti ezikola Yuganda.
Akakikko ketegeezezza nga bwekakyekeneenya emikono gyabalala 18 era nga oyo akiriziddwa wakuweebwa satifikeeti gyebawaay ku lunaku lw’okwewandiisa eri Returning Officer okuva nga bbiri ne ssatu November ku Kyambogo University Sports Grounds.
1. Yoweri Kaguta Museveni (National Resistance Movement – NRM), *verified & cleared*
2. Bbaale Charles (Ecological Party of Uganda – EPU), under verification
3. Tumukunde Henry Kakurugu (Independent) *verified & cleared*
4. Mwesigye Fred (Independent) *verified & cleared*
5. Mayambala Willy (Independent) under verification
6. Lugudde-Katwe Elizabeth (Independent) under verification
7. Mutono Mbulambago Robert (Independent) under verification
8. Ebetu Simon (Independent) under verification
9. Mabirizi Joseph (Independent) under verification
10. Kabuleta Kiiza Joseph (Independent) under verification
11. Yamureebire Jothan (Independent) under verification
12. Makmot Moses (Independent) under verification
13. Okoth Geoffrey (Independent) under verification
14. Kyagulanyi Ssentamu Robert (National Unity Platform – NUP) under verification
15. Katumba John (Independent) under verification
16. Kalembe Nancy Linda (Independent) *verified & cleared*
17. Katushemererwe Brenda (Independent) under verification
18. Amuriat Oboi Patrick (Forum for Democratic Change – FDC) under verification
19. Mugisha Muntu Gregg (Alliance for National Transformation – ANT), under verification
20. Sserunjogi Henry (Independent) under verification
21. Chemuko Wakuri Fred (Revolutionary People’s Party – RPP), under verification
- 22. Mirembe Phiona (Independent) under verification