Abantu abalala 1247 bazuuliddwa n’ekirwadde kya COVID-19

Ministry of Health- Uganda evuddeyo nefulumya ebyavudde mu kukebera ekirwadde kya Ssenyiga omukambwe owa #COVID-19 nekizuulibwa abantu abakebereddwa nga 2-June-2021 abantu 1,247 babulina. Kati abakazuulibwa n’obulwadde buno bali 51,006 mu Yuganda.
Ku 1,247: Kampala (812), Wakiso (113), Luwero (58), Mbarara (38), Gulu (36), Masaka (22), Jinja (17), Mbale (13), Nebbi (11), Buikwe (10), Masindi (10), Dokolo (10), Kalungu (9), Nabitaluk (😎, Arua (6), Lira (6), Yumbe (5), Kasese (4), Sironko (4), Hoima (4), Mayuge (3), Nakaseke (3), Bunyangabu (3), Kayunga (3), Bushenyi (3), Lyantonde (3), Moyo (3), Butaleja (3), Apac (3), Buvuma (2), Kabarole (2), Maracha (2), Kiboga (1), Kiruhura (2), Kamuli (2), Kyegegwa (1), Omoro (2), Kyenjojo (1), Kiryandongo (1), Oyam (1), Buliisa (1), Nakasongola (1), Kamwenge (1), Kumi (1) ne Kyotera (2).
Leave a Reply