ABANTU ABALALA 1259 BAZUULIDDWA N’EKIRWADDE KYA COVID-19

Ministry of Health- Uganda efulumizza ebyavudde mukukebera ekirwadde kya #COVID-19 ebyakoleddwa nga 4-June-2021 nekizuulibwa nga abantu 1,259 nti balina obulwadde buno okuva ku bantu 7,289 abakebereddwa. Kati abakakwatibwa obulwadde buno mu Yuganda baweze 52,935.
Abantu abafudde: 9
Bonna abakafa: 383.
Abali mu malwaliro: 634
Ku 1,256; Kampala (825), Wakiso (171), Busia (39), Luwero (33), Mukono (28), Gulu (27), Hoima (17), Bududa (14), Mbale (14), Mbarara (15), Ngora (9), Jinja (13), Omoro (7), Tororo (8), Kiruhura (7), Nebbi (7), Pallisa (4), Bugiri (2), Yumbe (2), Sironko (2), Lira (1), Lamwo (1), Kiryandongo (1), Dokolo (1), Moyo (2), Kyotera (3) ne Amuru (3)
 
3 ba Ddereeva ba loole: Mutukula PoE
Leave a Reply