ABANTU ABALALA 1566 BAZUULIDDWA N’EKIRWADDE KYA COVID-19

Ministry of Health- Uganda evuddeyo nefulumya ebyavudde mukukebera ekirwadde kya #COVID-19 okwakoleddwa nga 9-June-2021 nga biraga nti abantu 1566 bebazuuliddwa nti balina ekirwadde kino. Kati abakazuulibwa n’ekirwadde kino mu Yuganda bali 58,515.
Ku 1,566: Kampala (998), Wakiso (135), Luwero (105), Masaka (68), Mbarara (37), Arua (24), Tororo (26), Mukono (18), Budaka (15), Gulu (14), Nebbi (13), Busia (10), Kiryandongo (9), Jinja (8), Zombo (8), Yumbe (8), Kisoro (7), Kaliro (6), Buliisa (6), Hoima (5), Mbale (5), Amuru (6), Kabarole (4), Namisindwa (3), Kitgum (5), Isingiro (3), Rakai (3), Omoro (4), Lamwo (2), Rukungiri (2), Koboko (1), Rukiga (1), Katakwi (1), Karenga (1), Ntungamo (1), Moyo (2), Mityana (1), Kyankwanzi (1) ne Kyotera (1).
Leave a Reply