Ministry of Health- Uganda evuddeyo nefulumya ebyavudde mu kukebera abantu ekirwadde kya #COVID-19 nga 3-June-2021 nekiraga nti abalala 670 bebazuuliddwa n’ekirwadde kino nga kati abakakwatibwa ekirwadde kino mu Yuganda baweze 51,676.
Abakafa COVID-19: 374
Abali mu malwaliro: 634
Abantu abakagemebwa: 748,676
Ku 670: Kampala (513), Wakiso (35), Tororo (21), Mbarara (21), Moroto (16), Mbale (14), Zombo (10), Jinja (, Mukono (7), Kabarole (4), Katakwi (4), Yumbe (2), Nwoya (2), Mukono (2), Gulu (1), Hoima (1), Kiryandongo (1), Mbale (1) ne Amuru (1)