Abasaabaze abakedde mu Ppaaka empya okulinnya emotoka okugenda mu bitundu eby’enjawulo basobeddwa eka ne mukibira anti emotoka tezirabikako. Mu katambi kano omusirikale wa Uganda Police Force alabibwako nga abasaba okugoberera ‘social distancing’.