AIGP Asan Kasingye; “Bwoba okozesa ntambula yalukale, fuba okulaba nti buli omu alinnya akeberebwa, wekkaanye nnyo emigugu egirekeddwa awo ttayo. Wekkaanye nnyo eneyisa y’abantu bwolabawo ekitali kyabulijjo tegeeza Poliisi. Buli mugugu gulina okubeera nnyini ggwo.”