Abasajja 2 bagogombodde wa myaka 70 obumuli.

Police e Buyikwe eri ku muyiggo gwa basajja babiri abagudde ku mukadde wa myaka 70 ne bamukwakkulako ekyajjulayina .

Kino kiddiridde omukadde ono okugenda ku police okwekubira enduulu  nga bw’agogomboddwa obugugogo era nga abasajja bano batuuze mu tawuni kanso ye Njeru .

 

Lino litusakiddwa Solomon Baleke

Leave a Reply