Abasiraamu babakubye emiggo e Kololo

Abasiraamu abeyiye ku Kisaawe e Kololo okufuna ebintu byokusiibulukuka ebibaweereddwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bavuddeyo bekokkola enkola egobereddwa nga babagabira ebintu bino.
Bano omubadde abakyala, abaana nabasajja bakubiddwa emiggo era bangi babuseewo n’ebisago.
Leave a Reply